
atankwatibwa nsonyi - brian lubega lyrics
Loading...
verse
bwenasobya tew*ngobera bweru
wampita n’onsembeza wooli
bwe wampa erinnya epya
nze ani gw’oyagala bwoti
tewapapa kunsalira musango
tewasiba busungu bwo gyendi
wamalilira okunfirira
nze ani gw’oyala bwoti
chorus
oli katonda atankwatibwa nsonyi
ompita nga bwendi
oli katonda atankwatibwa nsonyi
ompita nga bwendi
ompita nga bwendi
verse
bwenetunulira salina kyendi
omusaayi gwo gwegwantukuza
nali sisaanira
nali nze sigasa
nze ani gw’oyagala bwoti
chorus
oli katonda atankwatibwa nsonyi
ompita nga bwendi
oli katonda atankwatibwa nsonyi
ompita nga bwendi
ompita nga bwendi
ompita nga bwendi
ompita nga bwendi
Random Song Lyrics :
- love is hell - sanito lyrics
- maledetti quegli anni 90 - piotta lyrics
- hanoi - ray drma lyrics
- crave - ike reilly lyrics
- babylon burning - chris webby lyrics
- ricegummies (lucas diss) - macie and ava lyrics
- kasihku satu (feat. arya satria) - risma angelita lyrics
- she - mat musto lyrics
- promettimi - elisa lyrics
- girls - trilloksmoke lyrics