yazirwana - brian lubega lyrics
[intro]
ow*nge yazirwana…
[verse 1]
wamira amayengo, wazikiza omuliro
amaanyi go nnagalaba, ku luli lwe nnanafuwa
wagolola omukono gwo, n’olwanyisa emiyaga
obulungi bwo bwe bwampisa, mu nzikiza eyali ekutte
(eyali ekutte hooo)
[chorus]
ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
ndabye yesu ng’ameggamegga abalabe, ab’amaanyi abansinga
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
ohh yazirwanye…
[verse 2]
nalaba ekitiibwa kyo, emiyaga bwe gyajja
bwe wasitula mutindo, tewagiganya kunjjuza
omulabe yali aseka, ng’alaba nzе mpeddeyo
kati mmulaba ali ku ttaka, tewamuganya kunzita
[chorus]
ndabyе mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
ndabye yesu ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
ndabye yesu ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene
(ndabye mukama ng’anwanira entalo, ez’amaanyi ezinsinga obunene)
kati kyakala
bw’aba akulwanidde muwe ettendo
tosirika, akulwanidde
yazirwana!
[outro]
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
yazirwanye, yazirwanye ne mpangula
yazirwana, yazirwana ne mpangula
Random Song Lyrics :
- el trokero lokochón - nokia theatre la live version - gerardo ortiz lyrics
- when he died - lemon demon lyrics
- wild west - lissie lyrics
- who's the #1 cop? - the hextalls lyrics
- value for life - tieto lyrics
- time & time (remix) - malachi amour x jayjay lyrics
- weltseele - obscura lyrics
- tardes - charles ans lyrics
- the river - south park mexican lyrics
- 가드올리고 bounce - bobby lyrics