lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

endigi - dynaso wegoso lyrics

Loading...

this is a qeustion in a answer everybody say [buke beats pon the beat]
dw dynaso wegoso obuwomi bwendigi buno tebusangika
ngayakutembye oba mufulayika koobe mu jamaica oba mumerica
teri atatamiira endigi jirabe duka owomutwe omunafu togeza nonywa
waliwo eyava kukalina yono gwetumanyi mpozi nga werabidemu
yabuka ku kalina wansi nga alaba buli luda lwa beedi enene eri
mazongoto hmm amagulu negamenyeka gukuba engato jobadde osibye
nojikwata mungalo notambuza ebigere 18n over not for sale to
person under 18 18 & over not for sale to person under 18

chorus

endigi endigi endigi jirabe duka ekuba endigi maybe
isn’t it isn’t it endigi yesinga enjaga okuba maama
endigi endigi endigi jirabe duka [ah ah]
isn’t it isn’t endigi yesinga enjaga okuba

verse

bekitita milk eyali omukami wa ente nga akama milk
laba lumu yafuna idea yokuyonka ente nga yakamala
bwati okunywa omubisi babuwe
siroganga yakajja beene omubisi gwamuyinza
gukulabisa koobe nga oli mubuyinza newekola ebitajja mulujudde
omulangira ssegawa mwenge nga yakutembye olunyumya
kobeere mwenye omuganda agamba kyoyagala kikuseeza
konze endongo kanjisese paka lwemukiliza dynaso dynaso
wegoso wegoso dynaso dynaso
chorus

endigi endigi endigi jirabe duka ekuba endigi
isn’t it isn’t it endigi yesinga enjaga okuba maama
endigi endigi endigi jirabe duka [ah ah]
isn’t it isn’t it endigi yesinga enjaga okuba maybe

Random Song Lyrics :

Popular

Loading...