
oluyimba lwe kanisa - isaac senteza lyrics
ndaba mukama mu kitibwa waggulu ku bire
okufuga kwe nkulabye wano kunsi
anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
nasinza, navunama
kanyimuse emikono nkusinze
osanidde omwana gw′endiga
osanidde gwe eyaffa n’ozukira
ndaba mukama mu kitibwa waggulu ku bire
okufuga kwe nkulabye wano kunsi
anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
nasinza, navunama
kanyimuse emikono nkusinze
osanidde omwana gw′endiga
osanidde gwe eyaffa n’ozukira
ye gwe eyaffa n’ozukira
oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuw*ngula
tukusinza, hallelujah
oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuw*ngula
tukusinza, hallelujah
oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuw*ngula
tukusinza, hallelujah
tukusinza, hallelujah
tukusinza, hallelujah
tukusinza, hallelujah
tukusinza, hallelujah
Random Song Lyrics :
- hamilton (le son du vendredi #4) - stiba lyrics
- sogna - fiorella mannoia lyrics
- once dead - broken flesh lyrics
- smash scene wrap up 2k20 - esistdanger lyrics
- bullet proof poet (for charles bukowski) - dogs d'amour lyrics
- restaurant - phony lyrics
- max contract - a$ap ant lyrics
- tahun baru - lil j lyrics
- desestabilizar - mc stifler lyrics
- frightwig luvs ya baby! - frightwig lyrics