
sejjiga - maurice kirya lyrics
[maneno ya “sejjiga”]
[shairi 1]
bwowulilanga akayimba kano, nkubira
nze gwe waganza neweelabira, hey
ombulilanga ekigendelelwa, kyewalina
wandekera sejjiga nogenda
[shairi 2]
omubiri gwo nakabugumu, kewalina
bwe wajjako akateteeyi aka kilagala, mm*na
okuzukuka nendaba, ebbaluwa
wandekera sejjiga nogenda
[kwaya]
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
hey
[shairi 3]
bwowulilanga akayimba kano komawo
onzijje mu kilooto kino, mu kilooto kino komawo
ondeeteranga nendaba amaaso go amawoomu
wandekera sejjiga nogenda
[kwaya]
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
offisaanga kukadde nonkyaalira
[daraja]
vva mukuzanya jira odde, oh
tomala biseera (tomala biseera)
tomala biseera (tomala biseera)
vva mukuzanya jira oddе, oh
tomala biseera (tomala biseera)
tomala biseera (tomala biseera)
[chombo nje]
Random Song Lyrics :
- el abuelo frederick (maqueta 1) - los delinqüentes lyrics
- lookin so precious (short version / 2021 demo) - omie lyrics
- i'll pray for you (live) - the gaither vocal band lyrics
- 303 - actavis kelly lyrics
- heat waves (autumn version) - cimorelli lyrics
- d.g.s - skæve skud lyrics
- cold heart - rudywade lyrics
- cheap perfume - imfalls lyrics
- love from a ghost - onoe caponoe lyrics
- te quiero - lando lavarra lyrics