
omutambala - rob prophet lyrics
verse
bano abawala abalala, nze banemye okwagala, bulikisera bidongo, bidongo nabaki mu ye
abamu mpulira bali bamundagu nga tebaswala bakunamira nomutanda
obuw-ngwa ne nono ekitibwa kyabakyaala nebakityobola gwe
leka nkubulire amazima, nze nkute mudene ngende ebutambala
eyo jenanoonyeza abalala, abempisa abamanyi enono
chorus
nze ngenze ____________________rob genda
nze nkooye _________________________ nkoye
abagwenyufu __________________ abo mukampala
break
verse
banakyaalo bawano mu uganda, nze nakizude bebamanyi okwagala
kyenvude ngenda e butambala, nze nonyeyo omubeezi
njakuba omuguminkiriza omugonvu, nze nange mpangule omutambala
ezo engambo eziyitingana, tezityemule mutima gw-nge
sifude kundabika, e kikulakye nze nfira k-mutima ogwomutambala
bweguba, omulungi, omuganzi, nze sitome tome mba njagalakyi eeeeee
chorus
nze ngenze ____________________rob genda x2
nze nkooye _________________________ nkoye
abagwenyufu ___________________ ab omukampala
till fed
Random Song Lyrics :
- digital - dj rell lyrics
- two sleepy people - kay kyser & his orchestra lyrics
- gold digger - gene caberra band lyrics
- depuis samedi - janie lyrics
- mega don omar (remix) - eduardo luzquiños , fedu dj lyrics
- amor colorido - outrora duo lyrics
- žijem svoj sen - dms lyrics
- broke boy - lilin dex lyrics
- пр - пр (pr - pr) - kkur lyrics
- can you - 박혜진 park hye jin lyrics