
mukidongo - sammyboy ug lyrics
sammyboy* kino kidongo
abaana banyumye mukidongo
titus* kino kidongo
gwe laba mukidongo* tuba mukupepeya mwana
mukidongo tuba mukubisa byana
kidongo* tuba mukupepeya mwana
mukidongo tuba mukubisa byana
mupepete atazina mupepete* gwe
mupepete atamanyi mupepete* gwe
mupepete atazina mupepete* gwe
mupepete atamanyi mupepete
ciger*belaire, waiter mutume ciger*belaire
abaana banyumye bonna tonight funa flight oje olabe abambadde tight* hehe
gwe laba mukidongo* abaana baakola ebbango
ela nze simanyi na kindi nakubwongo* kikomando
tulabisa abo abeesaze bangle* jangu tuzinemu alingo
eno mukidongo* abaana baakola ebbango
ela nze simanyi na kindi na kubwongo
kikomando* tulabisa abo abeesaze bangle
jangu tuzinemu alingo* heeee
maimuna* saraminah* kino ekiziki mwana kyakubatta* kubatta
arafat ne miriat* dub zagwaako mutulabisa
musakate atazina musakate (muleete) *abaagala okukwana gwe baby balabise
(balabise)
muteleke atazina mutuleke (muteleke) *wemudayo ewaka no kuluno mulabise
tuba chonjo nga twesaze ebik*mba* tuyingila ekibaala ne bataano nga tuvimba
abaana nga bagula emizinga* nga tananywa ku coconut* that’s a lie
d.j koona omuziki ffe katujooge* ehh
buno obulamu bwakisela katunyumirwe* ehh
abanywedde bi beer kababooge* ehh
naba shisha eno mukasonda kabanyoke ehh
kateeke ku repeat* ebyana munyige wemumala repent
atalina kola bwoti* webuzabuze ozinewo atooti
yo* takuda takuda takudada* ebyana binyumidde mu takudada
takuda takuda takudada* ekiziki kinyumidde eno mu takudada
takuda takuda takudada* ekiziki kinyumidde eno mu takudada
takuda takuda takudada ekiziki kikutte nono mu takudada
mupepete atazina mupepete*mupepete atamanyi mupepete
mupepete atazina mupepete* mupepete atamanyi mupepete
musakate atazina musakate
abaagala okukwana gwe baby balabise
muteleke atazina muteleke* wemudayo ewaka no kuluno mulabise
musakate atazina musakate
abaagala okukwana gwe baby balabise
Random Song Lyrics :
- olmur - ali ashikar lyrics
- witchsickness - johanna warren lyrics
- yo sé que tú me quieres - la mafia del amor lyrics
- ba't ganto ang pag-ibig - zack tabudlo lyrics
- manaphy - daboy$ lyrics
- fama - bispo lyrics
- milan - joony lyrics
- pese o le tatau - aiga music lyrics
- you are not alone - anita wilson lyrics
- for those (who doubt) - crucified lyrics