
munakesa - sammyboy ug lyrics
bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam* ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto* katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone* gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
temutya katunywemu ka lato* snapchat post batuweeyo ka photo
topapa my baby tuula wansi just settle
nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
kibala kinyuma nga tuli babili* nga olina opposite s*x ebbali
bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) * endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
d.j yamanyi akayimba akaddako* uganda vibes kati nno ffe tuliko
kidongo kinyuma baby omukutteko* mutambulе mpola anti mwe muliko
abaana booyita abavubuka balinamu* communication zonna zibeela ku simu
wooyingila ekibaala table bazituddеmu* mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
temulinda kengele* kambakubilewo omuziki paka kubigele
ebigambo tubisale* katuve mu kelele
nze minister womuziki mu state house e’magere
ate eno mukibaala* abasama balinye ku madaala
atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
d.j ffe tujja keesa* tukubile muziki tetukya teesa
coconut takyantiisa* ba dem aba kawani sikyanywesa
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa* wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam* ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto* katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone* gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
Random Song Lyrics :
- whisper above my shout - tyler philip ratcliffe lyrics
- sin lógica - eleiki & isma lyrics
- el diario del loco - blake gc & kandas lyrics
- встретимся (meet) - skitless lyrics
- cr77 - can’t lack lyrics - lilniggaplugg & cr77 lyrics
- bounty - drip$tick lyrics
- beg quietly - serpentwithfeet lyrics
- aw, here it goes - black josh & lee scott lyrics
- rainbows - isle of q lyrics
- cr77 - see the light lyrics - lilniggaplugg & cr77 lyrics