
kale maama - sheebah feat. chance nalubega lyrics
kale maama
no, no, no (kale maama)
no
all that i want, is another baibe
and all that she wants, is another baibe (sheebah ushan ban dat)
nga nakwagala n′omutima gwonna
laba omutima nogumenya gwonna
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyawa n’omutima gwonna (watch this, kale maama)
nakufujja, sisobola ′k*mila malusu nagawanda
bweba nga ekyokolo, bajijja ku chupa yayo
ng’embwa eyayayuka eyava ku makama waayo
eyo tuveyo eyo kati navaayo, wafuuka byaafayo ebyabaayo
ne namba yo najeerabira, nabisiimula byew*nkola nabyerabira
naye si lyerabira, omukwano ogwali amata gaafa
owaana yayonona mu pamper
glass mu onyweera yayatika
kati watuula ku bbomu eyatulika
kati obiwundu nayize nze n’okubyenyiga
nakuwonna gwe wali just kano kasenyiga
no no no no (kale maama)
show dem dat (kale maama)
nga nakwagala n′omutima gwonna
laba omutima nogumenya gwonna
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyawa n′omutima gwonna
nga nakwagala n’omutima gwonna (kale maama)
laba omutima nogumenya gwonna (kale maama)
gwe w*nkyaaya ne love yonna (kale maama)
nakukyawa n′omutima gwonna (kale maama)
nawandisa ne pencil ku ndaganno yo’mukwaano
nenfuna rubber n′ebisangula (level)
nasigaza biwuundu
eby’enkwagulo ku′mutima ze w*nkwagula (yes)
bintu ebimu gwe byakulema obikwasaganya (wulira)
wadde nagezaako otegateganya (wulira)
wasala ne border kati oli kenya otunenya (artin on the beat)
nvaako biveko ebyo
enkoko yo yabuuka okuva ‘mikono gyo
sikyabalibwa ‘mikwano gyo
nze nakukyawa nenkyawa ne mikwaano gyo (yes)
empisa zo zankyusa nyo (oh yes)
nga nakwagala n′omutima gwonna
laba omutima nogumenya gwonna
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyawa n′omutima gwonna
nga nakwagala n’omutima gwonna (kale maama)
laba omutima nogumenya gwonna (kale maama)
gwe w*nkyaaya ne love yonna (kale maama)
nakukyawa n′omutima gwonna (kale maama)
no, no, no, (ushan ban dat)
no (kale maama)
all that i want, is another baibe (what? ushan ban dat)
and all that she wants, is another baibe, hmm
and all that she wants, is another baibe
Random Song Lyrics :
- 널 사랑하면 안돼 - dindin lyrics
- cuttin' onions - tim mcgraw lyrics
- our story - harry styles & louis tomlinson lyrics
- for my loved ones gone too soon - mcsadick lyrics
- monster truck - wesley willis lyrics
- to villains - munro lyrics
- living for the future - vex ruffin lyrics
- miraculous theme (de "prodigiosa: las aventuras de ladybug") - chikili tubbie lyrics
- aqui fora tá um caos - ana sinicio lyrics
- forgiven - big al lyrics