
beera nange - sheebah karungi lyrics
sheebah
nessim
queen kan
tns
kyenva nkuyita baby baby
kubanga gyendi wakazaalibwa
ate nagenda nensangibwa
nga simanyi kunonooza byessalaba
your love is unbelievable, unstoppable, unconditional
byona mbikola lwakubanga onkakasizza
nti oli w*nge personal
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
mazima wandya obwongo
mubya love ndi zonto
kyenva simanyi bya kokoonyo
sikuwanvuya toli ofwono opondo oh
yo d ringtone pon me phone call
nkuwulirira wala mu ankle
nga tuli babiri kaba kavimbo
nga beyonce ne jay z mu lombo oh
luli gwe wali ongamba
nkuwunyira bulungi nga rose flower
naye gwe mazzi genaaba
ontukuza bulungi era sikukyawa
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
sisisinkana nga muntu nga gwe
mubinyonyi kuttale oli nyange
yekiki ekyo ekiriba nkwesambe
sembera wano omutima gwe gwagadde
si si rango
si si rango
tukola love tetukola misango
vva kubigambo
action a bowl
nkulaga mukwano sikuba bulango
luli gwe wali ongamba
nkuwunyira bulungi nga rose flower
naye gwe mazzi genaaba
ontukuza bulungi era sikukyawa
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
nkwagala bitasangika
bambi beera nange
wadde nga abalala bakwefasa
bagaane beera nange
Random Song Lyrics :
- motives - gmaestro lyrics
- what went wrong - rusty machines lyrics
- barry white - reek & sage lyrics
- yeezy gang - k3d clan (k3d $k4rn$ and k3d playz) lyrics
- pope francis remix - milladelph and young lil lyrics
- g-parties - big ice & oral bee lyrics
- ostentação - lil mazeiro lyrics
- conceited - yvng polski lyrics
- algorytm - jarek jey x hamish lyrics
- built to destroy - stolen mind lyrics