
kale maama - sheebah karungi lyrics
kale maama, no no no
all what i want is another baibe
all that she wants, is another baibe
(sheebah mushambada)
nga nakwaagala n omutima gwona
laba omutima noyumenya gwona
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyaawa n omutima gwonna
(kale maama) nakufujja
sisobola k*mila amalusa nagawanda
bweba nga kyokolo
bajijja ku chupa yaaye
nga embwa eyayaguka eyava ku makama waayo
eyo tuveeyo eyo kati navaayo
navaayo wafuuka byaafayo ebyabaayo
ne nambayo najeerabila
nabisiimuula
byew*nkola nabyelabila
naye siri elabila
omukwano ogwali amata gaafa
mwaana yayonona mu pamper
glass mu onyweera yayatika
kati watuula ku bbomu yatulika
kati obiwundu nayize nze n okubinyiga
nakuwonna gwe wali just kano kasenyiga
no no no
nga nakwaagala n omutima gwona
laba omutima noyumenya gwona
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyaawa n omutima gwonna
nga nakwaagala n omutima gwona (kale maama)
laba omutima noyumenya gwona (kale maama)
gwe w*nkyaaya ne love yonna (kale maama)
nakukyaawa n omutima gwonna (kale maama)
nawaandiisa ne pencil ku ndagaano yomukwaano
nеnfuna rubber nembisangula (levеl)
nasigaza biwuundu
eby enkwagulo ku mutima nze w*nkwagula (yes)
bintu ebimu gwe byaakulema obikwasaganya
wadde nagezaako otegateganyah
wasala ne border kati oli kenya otunenya
(artin on the beat)
nvaako biveeko ebyo
enkoko yo yabuuka okuva mumikono gyo
sikyaabalibwa mu mikwano gyo
nakukyaawa nenkyaawa ne mikwaano gyo
empisa zo zaankyuusa nyoo
nga nakwaagala n omutima gwona
laba omutima noyumenya gwona
gwe w*nkyaaya ne love yonna
nakukyaawa n omutima gwonna
nga nakwaagala n omutima gwona (kale maama)
laba omutima noyumenya gwona (kale maama)
gwe w*nkyaaya ne love yonna (kale maama)
nakukyaawa n omutima gwonna (kale maama)
no no no (kale maama)
all what i want is another baibe
all that she wants, is another baibe
(all that she wants, is another baibe)
Random Song Lyrics :
- sorry - rxmin lyrics
- train - hey duggee lyrics
- ninguno mentía - mikel blast lyrics
- 'til we drown - syryn lyrics
- lockjaw - old collin lyrics
- hold me down (demo) - yung speed lyrics
- te detesto - shotone lyrics
- golfo - jay more lyrics
- swing the block - leemoeflvme lyrics
- gimme dat booty - david prorok lyrics