nkulinze okole - silver kyagulanyi lyrics
nkulinze okole – silver kyagulangyi official lyrics
1. waliwo esaara gyenina, k*mutima yesu gyomanyi
ng’okufuba kw*nge kulemye, nsigaze okukutunulira
waliwo obulumi mwempita, wakati wo nange bwomanyi
nganfubye okubuvugilira, sente nazo nezilemwa
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w*nge nkulinze okole. x2
2. olusi n’okusaba kurema, nenkabila mumaso ggo
bwenzijja eno awali abalala, nenyimilira nenegumya
silina plan nakamu, yesu w*nge gwe antegelera
obulamu bw*nge nokufa, byona bili mukono gwo
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yangе gyoli
katonda w*nge nkulinze okole. x2
3. kwonna okufuba kw*ngе tekunyambye, n’amagezi gange mpulira gakomye
simanyi kati binagwa bitya, ggwe amanyi
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w*nge nkulinze okole. x2
4. nebano abalala abakunonya, bamu obulumi bungi kwebatudde
balokole obakwatireko
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w*nge nkulinze okole. x4
Random Song Lyrics :
- не здесь (not here) - riflendi lyrics
 - rule (правило) - sshul lyrics
 - лиса (fox) [ost «110»] - yana ronin lyrics
 - moo ooh ooh ood - kim ximya (김심야) lyrics
 - give me distortion - koprofagin lyrics
 - nafas - mehdi ahmadvand lyrics
 - lahaina - the doobie brothers lyrics
 - andréas (to sfagio) - georges moustaki lyrics
 - my lips are sealed - jim lauderdale lyrics
 - exterminio - descanse na merda lyrics