
nasimatuka ex - spice diana lyrics
unh!
yampisa bubi nze ne mulekawo (unha)
yasumagira nze ne mulagako (ok!)
eno beats
spice diana (da*da*diana)
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
sirina na kwejjusa kwonna
taliiwo naye obulamu bugonda
yalinga nga yenyiizanyiiza
nga yekyangakyanga (wulira)
nga yepankapanka (unha!)
yali alowooza mbu bwanagenda
yali alowooza mbuno ngya kusemba
k*mbe kati ate obulamu buwooma (ayi yeah yeah)
taliiwo naye ate life ewooma nyo (unh!)
n’okwenda yali ng’ayenda
ndaba nga yalinga ansembya
yamala katonda n’aleeta ensonga (unh!)
gwe! muleke oyo ffala
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
yabulako katono katono, katono, katono
ansuule eddalu
ng’ate omukwano gwe mutono, mutono, mutono
nga ndaba bya kilalu
naye ono gwe nafuna tawaaza
anjagala anti era tandaaza
nsazeewo mutwale ewa faaza
atugatte, atugatte eh eh
sasa yivi tuko naye
nsanzeewo, ni shinaye
sasa yivi tuko naye, naye, naye
nsanzeewo, ni shinaye
sasa yivi tuko naye
mirere na mirere mi naye, naye, naye
gwe! wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
sirina na kwejjusa kwonna
taliiwo naye obulamu bugonda
yalinga nga yenyiizanyiiza
nga yekyangakyanga (wulira)
nga yepankapanka (unha!)
yali alowooza mbu bwanagenda
yali alowooza mbuno ngya kusemba
k*mbe kati ate obulamu buwooma (ayi yeah yeah)
taliiwo naye ate life ewooma nyo (unh!)
n’okwenda yali ng’ayenda
ndaba nga yalinga ansembya
yamala katonda n’aleeta ensonga (unh!)
gwe! muleke oyo ffala
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
wabula nasimatuka ex
bwekuba kusimatuka, nze nasimatuka nyo
nasimatuka ex
yeah (eno beats)
Random Song Lyrics :
- følelser - marius sangild lyrics
- red magic - airhrt lyrics
- left behind - iam3am lyrics
- paragem (ft. godgilas & tio edson) - emana cheezy & carla prata lyrics
- jeg ka' nemlig godt li' dig - jeans lyrics
- 06 11 90 05 26 - mac tyer lyrics
- j'ai trop de haine en moi - lim lyrics
- without a map - sam roberts band lyrics
- let the mic drop - jaja soze lyrics
- i don't remember - hajk lyrics