
happy moments - spyda mc lyrics
yeah eeeh eeh, uganda mama
okutambula kulaba okudda kunyumya
uganda mama siraba akufanana
tewabula bitulema obaako wokoma
naye omuziki gwo guva waka ye culture, sooo
in these happy moments katweyagale
in these happy moments leka twegazanye x2
for god and my country jenva sigwamu suubi
buli wempita smile yakuwa kubugenyi
waliwo ensobi naye ate egw*nga lyange ddungi
gwe kola nga bwolowoza vvamu mambo mingi
singa bulyomu awereza nga bweyalayira
okusinga okulya ebyo ebikulokera
okulya ezizo tekuba kulya mwana
nga olikuzizo ezo zewakunganya eeh
mirimu jibula mbu twogera vernacular
ffe twogera olwo lwenyini mwеtwenyumiriza
nah copy cat’o kibuli eno ye motto ,ffе tutambula kiropa kuliya kushoto
in these happy moments, katweyagale
in these happy moments ,leka twegazanye x 2
obulamu bwebugaaga obukulembera
wesitule yimuka vva mukubbebera
wekilirizemu nga gwe olina kisima kyo
olimusaaja nawe lwanira ekitibwa kyo
nensonga ezituletera okulwaana
tubilabira wala eyo netubyewala
uganda mama taata nze mbasibira ntanda
ne mukama atwagala nga tuli mumuganda ,eeeh
nywerera awo wotudde , gwe simira awo wotudde aaaaah
lets keep pure love coming our way
en’ kindly in a positive way aaaaah
in these moments , katweyagale
in these happy moments, leka twegazanye x2
Random Song Lyrics :
- vain men, whose follies make a god of love - thomas campion lyrics
- awaken - stylus (raymond mowla) lyrics
- качели (swing) - кис-кис (kiskisnotdead) lyrics
- your love i'll never need - ocean sleeper lyrics
- she is in love - loner deer lyrics
- 青空に逢えるよ (aozora ni aeruyo) - 葉山陽和 (hiyori hayama) lyrics
- t-rex - the lil' hospital lyrics
- wreckage (2022 remaster) - entombed lyrics
- all that i need - gateway kids worship lyrics
- kleinstadtidylle - helical stream lyrics