oli kirabo - winnie nwagi lyrics
he*e*e*y
huh!
winnie nwagi
ebintu by’omutima, biba bizibu manya okutegeera
kyegutayagala, ne kyegwagala sikyangu kuteberebeza omanyi
naye nga gwasimye ne gwagala, gusimbawo gwe amakanda
era ky’ova olaba mu birowoozo byange, obeera onzijjira
bibala bya ssala zange bye nassaba katonda, yegwe
era obudde nebuziba nga sikulabyeko, mbeera ntyo ntyo ntyo
nayitawo okwagala, nakusiriwala
kyekyo lwaki nkulondola
gwe bulamu bw*nge, oli future yange
gwe kirabo kyange
katonda kyeyampa, kyeyantondera
gwe mwami w*nge
gwe mwami w*nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w*nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
n’omala ogezza, n’ova wendi oti, nsigala mu kusikirize
nanti omutima, ogutute
oli ntununsi, nze mutima
ogw*nge kwezikubira
buli lwondeka, nsigala mu kiwubalo
nkwagala ebyadala, m’mutima
mpulira nkusubwa wotoli
gwe w*nge, yeah
huh! mukama ya ntunulira n’angemulira
nga alaba mbonabona
bw’atyo n’ampa gwe, obere w*nge
gwe mwami w*nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w*nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
i love you, i love you, hmm
it’s my dedication, to you my love, love
buli lunaku, olukya, nyongera ku kwagala
era mu bulamu bw*nge simanyi kyewanff*kira!
kansabbe ddunda, nannyini k*mpa
era akunk*mire
kubanga waf*ka part of life
gwe wotali siyinza
abo abakulimba, tunula eno ew*nge
nze oyo akwagala
from the genesis mpaka okukoma kwensi
sirirya bigambo byange
gwe mwami w*nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
sirirya bigambo byange
gwe mwami w*nge
gwe mwami w*nge (oli kirabo)
Random Song Lyrics :
- tough lover - burlesque lyrics
- you didn't really do that - sharon van etten lyrics
- heaven's gonna happen now - the pains of being pure at heart lyrics
- toi et moi - guillaume grand lyrics
- ninguém pode impedir - caroline nascimento lyrics
- é uma pena - grupo opção 3 lyrics
- o amor não tem preço - avéra jam lyrics
- i dug my grave, and walked away - mass undergoe lyrics
- lady o - raphael gualazzi lyrics
- seis e trinta (alguien para mi soledad) - jota quest lyrics