lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu esanyu dagala – irene ntale

Loading...

esanyu dagala
ohh ohhh yeah yeah

nga enjuba bwe vayo k*makya , nemulisa olunaku
ew*nge ofuse etala, enjakila mubulamu
anti onjigiriza okwagala, okutalimu kukaka mbeera, kyimpowoze, ondidde obwongo
laavu yo is all i want, kuba ebisera byo nina
kankwagaze kajanja nze ctte oba simanyi bya ku looga

bali gamba omuwala yesawo oba sikusanira
ebyo bigambo bugambo sibawa mattu gange

nze ompadde sanyu dagala
ebyama byo ndi bik*ma
nkuwadde obweyamu kubanga wooli
kankwagale sanyu dagala
byensubiza nditukiriza
nkuwadde obweyamu
kubanga wendi
esanyu dagala lino esanyu dagala

nga omukwano bwe gutalina limiti
ndi mu kik*mi nyongeza
omukwano tugubola lanji ka be ani gumugonza
ebisera byo mu maso ebyaffe twezimbe tubilongose
nze nakufumbira nga ebiyidde
kwolilya paka nga ozeyuse
bali gamba jjaja ayagadde mune
ensi ebawomedde
mubuli mbeera kank*me endagano yange

nze ompadde sanyu dagala
ebyama byo ndi bik*ma
nkuwadde obweyamu kubanga wooli
kankwagale sanyu dagala
byensubiza nditukiriza
nkuwadde obweyamu
kubanga wendi
esanyu dagala lino esanyu dagala

lirik lagu lainnya :

YANG LAGI NGE-TRENDS...

Loading...