lirik lagu twalina omukwano – juliana kanyomozi
darling, nkyaali oli gwewali oyagalaaa
darling, nkyaali oli gwewali oyagala
geegano amaaso agaali ga kulaba
zezino enjala ezaalizikusuna
wandaga’nga awakusiwasiwa nentakulaaaaa
ye’gwe eyandaga ebyekibugaaaa hehe iyiii
wanfuna ngakyaali muto ngasinalaba
ngandi na munakyalooo nga sinayiga
ngasimanyi nti mu mukwano basiba olukobaaaaa uhuu he he he iyiii
nakugamba olimagamaga ngattondaba nange nga k*magamaaga sikulabaaaaa
nafunayo omulala anjaglaaaaaa hehe iyiii
sakikola lwakuba kyenali njagala
naye naawe wambuzabuza nensobelwaaaa
abalala nebandalulaaaaa uhuu uhu uhuu
twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w*nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa
kale ye’ggwe gwennali njagala
ye’ggwe eya nyumya’nga emboozi ezinyumulaaa
oyogelaa bye njagaalaaaaa he he iyiii
w*nkwatako’atte nogyako amasannyalaze
wandekawo wajjawo ekisikiliizeeee uhuu he hee
nze nk*misinga ngjagala nzijye eyo nkulabe
ne mukwano gwo’oyo gwolinaa akunk*mire
bwo missinga ekimila ojje eno ondabe
nemukwano gw*nge gwenina mukuyanjulire
ngjagala nkulabeko nze nkoye abatume
ove’eyo awaazise ojje’eno awalime
now we are to blame
so difficult to tame love
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde yegwe omwagalwaa
darling salowooza nti lulituuka nonsulaaa
nalimanyi toyinza kunyizza kunswazza eh
darling salowooza nti lulituka nonsulaaa
nalimanyi toyinza kunyizza kunswazza
twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w*nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii
twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w*nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii, ehhh
nandibade yenze akwagalaaaaa, oooh
wandibadde yegwe omwagalwaa, eh yeah
nandibade yenze akwagalaaaaa
wandibadde yegwe omwagalwaa
muhuu he eyaa
muhuu he eyaa
baiby he eyaa
ohoo hoo he eyaa
he eyaa
he eyaa
he eyaa muhuu hu
lirik lagu lainnya :
- kumpulan lirik lagu whosblare › lirik lagu green & blue – whosblare
- kumpulan lirik lagu fraank фраанк › lirik lagu алло (hallo) – fraank (фраанк)
- kumpulan lirik lagu landon sears › lirik lagu locomotion – landon sears
- kumpulan lirik lagu damons year › lirik lagu 내가 사랑했던 (what i loved) – damons year
- kumpulan lirik lagu el meli › lirik lagu i fort – el meli
- kumpulan lirik lagu j music ensemble › lirik lagu a woman – j-music ensemble
- kumpulan lirik lagu neon deu › lirik lagu engel oder teufel – neon (deu)
- kumpulan lirik lagu halfdan rasmussen › lirik lagu noget om krop og sjæl – halfdan rasmussen
- kumpulan lirik lagu or czechia › lirik lagu stromy – or (czechia)
- kumpulan lirik lagu project zak › lirik lagu german* – project zak