lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu fly away – liam voice

Loading...

pawaz entertainment
cloud africa, grey town

my babe ogamba otya
oliyo otya eyo gy’obeera
nze eno gye mbeera
munnange nkulowooza
omutima negummanja
n’ebikemo nebyesomba
nga nkulowooza
olwo abagagga neebesomba
abo abalina obusente, ebizimbe eh
nensaba mukama atuyambe
ofune akukuume
bw’oliba ofunye twezimbe
you’re my love
kuba omanyi nti ngezaako
nentetenkanya embeera n’egaana
njagala amaziga nkwozeeko
ng’owerekerwa mmotoka ziba ana ah
mukama gwenkwasa
ppaka lwendikomawo muko n’akunkwasa
(n’akunkwasa babe)
babe еh, babe yeah

lwendizifuna wе’ll fly away
fly away babe (babe)
we go fly away
fly away, babe yeah
lw’olizifuna we’ll fly away
fly away babe
we go fly away
fly away babe
balitunula batya
abo abaaseka abo!
balitunula batya
mu kadaali ng’onekaanekanye
beautiful angel
balitusibako ebigambo
ab’agagambo, balitusibako emisango
nebwoliba nga tolina
nga ssente tewali ndigenda gy’oligenda
okulembere, ngoberere kubanga nakupenda

lwendizifuna we’ll fly away
fly away babe (babe)
we go fly away
fly away, babe yeah
lw’olizifuna we’ll fly away
fly away babe
we go fly away
fly away babe

nebwoliba nga tolina
nga ssente tewali ndigenda gy’oligenda
okulembere, ngoberere kubanga nakupenda
nebwendiba nga sirina
nsuubiza baby
nti oligoberera
kubanga nakupenda
lwendizifuna we’ll fly away
fly away babe (babe)
we go fly away
fly away, babe yeah
lw’olizifuna we’ll fly away
fly away babe
we go fly away
fly away babe

ah we go dance
we go party
we go drink
ah we go eat
we go dance
we go cheza
cheza ah

lirik lagu lainnya :

YANG LAGI NGE-TRENDS...

Loading...