lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu ndaga – lydia jazmine

Loading...

hey
omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
amata amaka n′entangawuzi ka chai n’amajaani
bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali

nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
nkunyenya
nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
nkubanja (nkubanja)

kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day
abatwagala abazadde emikwano gyo n′egyange, bonna bazze
ng’olayira, ng’ogamba abange ebibyo kati byange
kati onjoininze
twelabire, betwalaba nga tetunesanga
twesukkirize, twewaanewaane

nkubanja, olinayo akabanja kotansasuddе (kotansasudde)
nkunyenya
nkunyenya, olinayo obugalo bwo wеbutankutte (webutankutte)
nkubanja (nkubanja)

nkunoonya okuva jjuuzi lwe w*ngulira eppeera
buli ku makya nkeera nyo nyo nkuwandikire akayimba
netegeka njagala lumu, nkuyimbire acapella
bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota
omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
amata amaka n′entangawuzi ka chai n′amajaani
bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali (hey yeah eh)
nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
nkunyenya
nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
nkubanja (nkubanja)

gwe nange tulina obudde
oba kiro oba during day
in the morning oba evening time
monday olwokubiri oba wednesday
ku thursday ne ku friday
weekend eno nkubuukinze eh eh
sylivia walusimbi
mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh)

nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
nkunyenya
nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
nkubanja (nkubanja)
nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
nkunyenya
nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
nkubanja (nkubanja)

lydia jazmine again
again and again and again
danz k*mapeesa
nkubanja

lirik lagu lainnya :

YANG LAGI NGE-TRENDS...

Loading...