lirikcinta.com
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

lirik lagu simanyi – olisha m

Loading...

obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya)
olisha m
nessim pan production

omukwano gwo gunsiiwa kyapambalasi
nzena nzena gwansalasala bwogi bwamakansi
ninye kigenda maaso naye era gwo gunyiga reverse
bukambwe bwa nsanafu ndi muyizi mu class
bikola, onkyamula, bimala nebwesirya nzikuta
nzena njebye mpuunze

obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya)
okuva bwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja munji

naye ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi
ddala ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi

alinga bwewalunjiwa mu uganda yambula mpozzi ewalala
obizza nabalungi abalala nze temunenya munte
mundaba sitelera ndikukyookya
leero ndumaze mbala lw*nkya
nga tebereza bwanakomawo ate butya bwetunaba

omukwano gunyuma, wama abagulimu munjuliira
nze mundeke sikwekoza
gwe kubya akafananyi nga gwenze onsasile, onsasile eeh eh

naye ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi
ddala ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi

gwe oli ma baby sometimes kyenva nkuweeka
oyokya nga chai osaana kagaati ndi baker
obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya)
okuva bwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja munji

naye ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi
ddala ki kyewandisa? simanyi
ki kyewanywesa? simanyi
abantu bebuuza, simanyi
nange mbadamu nti simanyi

lirik lagu lainnya :

YANG LAGI NGE-TRENDS...

Loading...